Skip to content Skip to footer

Abakozesa paasipoota ezitali zaabwe babaano

immigration forgery.jpg5

Ekitongole ekikola ku bayingira n’okufuluma eggwanga kirabudde abantu ku ngeri gyebakuumamu paasipoota zaabwe

Kiddiridde okukwatibwa kw’abantu basatu abagambibwa okuba nga bajingirira ebifananyi ku paasipoota z’abalala nebassaako ebyaabwe olwo nebabbirako abantu

Ng’ayogerako eri bannamawulire , omwogezi w’ekitongole kino Jacob Siminyi agambye nti bano bagenda kuggulwaako misango gyakweyita kyebatali.

Wabula abakwatiddwa bagamba nti kino baakikoze kubanga babadde bagaala kudda waka nga tewabaddewo kkubo ddala

Leave a comment

0.0/5