Skip to content Skip to footer

Abakwata ensenene bemulugunya ku bbeyi yamasanyalaze

Bya Malikh Fahd

Abakwata ensenene mu bitundu bye Masaka bavuddeyo okwemulugunya ku bbeyi yamasanyalaze eri waggulu.

Bnao babadde mu lukiiko, olutudde e Masaka wakati mu kwetegekera omwezi ogujja ogwokukwata ensenene.

Ekitongole kyamasanyalaze kiiridde okubategeeza nti buli ttaala lyakusasula emitwalo 35 okuva ku 25 zebasasula sezoni ewedde.

Wabulira manager wa UMEME ettabi lye Masaka Babra Kasande, agambye nti tebakikoze kuba nsenene bokka, wabula bbeyi yamasanyalaze ezze erinnya.

Leave a comment

0.0/5