Skip to content Skip to footer

Abalamazi basibulwa leero

 

Kaaba

 

Ekibinja ky’abasiramu ekisooka abagenda okukola Hijja kisibulwa olunaku olwaleero ku Muzikiti e Wandegeya.

Abalamazi abasoba mu 1000 bebagenda okutukiriza empagi ey’okutaano mu diini y’obusiraamu e Makka  ne Madiina.

Okusinziira ku Mwogezi w’ekitebe ky’e Kibuli sheikh Hassan Kirya, abalamazi bano basubirwa okwongera okusabira eggwanga okubukalamu emirembe

Leave a comment

0.0/5