Bya Ruth Anderah
Abalamuzi 14 abakalondebwa okutuula mu kooti enkulu nemu kooti ejjulirwamu olwaleero abegnada kulayizibwa mu maka gobwa presidenti Entebbe.
Bano kuliko Christopher Madrama, omulamuzi Stephen Musota, Percy Tuhaise ne Ezekiel Muhanguzi nga bakutuula mu kooti ejjulirwamu.
Abalala kuliko omulamuzi Paul Gadenya Wolimbwa, Joyce Kavuma, Olive Kazaarwe Mukwaya, Alex Ajiji, Tadeo Asiimwe ne Emmanuel Baguma.
Musa Sekaana ne Richard Wabwire, Jane Francis Abodo, bebamu ku bagenda okulayira.