Skip to content Skip to footer

Hon. Rapheal Magyezi embeera emukalubiridde.

Bya samuel ssebuliba.

Omubaka Rapheal magyezi nga ayogera.

Omubaka we Igara West Raphael Magyezi eyaleeta ebago ly’eteeka  ery’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga  agamba nti embeera emukaluubiridde anti abantu bamukana ensimbi.

Amawulire agatali makakase galaga nga omwami ono bweyaweebwa obukadde 600 nga akasiiimo olw’okuleeta ebago lino, newankubadde ye abyegaana.

Kati Magyezi agamba nti embeera emukalubiridde, buli amulabako yeetaga nsimbi, kyoka nga amazima gali nti kino yakikola ku lw’abulungi bwa uganda.

Leave a comment

0.0/5