Bya Moses Ndaye.
Government esabye banekokera gyange okukoma okusosola abantu abaliko obulemu ku mibiri naddala nga bamma emirimo.
Twogedeko nakola ku mbeera z’obuntu nobuwangwa mu ministry ekola ku kikula ky’abantu Emily Ajiambo naagamba nti situgaanye government yasaawo amateeka amakambwe ku ky’okusosola abalina obulemu ku mibiri gyabwe, naye abali mu kisaawe ky’abanekolera gyanga eno ensonga tebagifaako.
Kati ono agamba nti mu mwaka guno ogutandika ogwa 2019 eno ensonga bagenda kugisaako omulaka.