Bya Ndaye Moses
Alipoota empya efulumizddwa ekitongole kyebibalo ekya Uganda Bureau of statistics eraze nti, abaana abalenzi mu matendekero aga waggulu bebasinga okuwandukanga mu kusoma bwogerageranya nabawala.
Alipoota eno yeyavudde mu kunonyererza kwebakola mu 2016/17, ngeraga nti abalzni basing kuva mu matendekero olwebisale ebiri waggulu, nga kisnga mu matendekero agobwananyini.
Abalenzi 78% bebadduka mu masomero atenga abawala bali 48%.
Akulira embeera zabantu nebyenfuna mu kitongole kya UBOS James Muwonge kati akubidde abakuembeze omulanga okubaga amateeka aganamalalwo ekizbu kino.