Bya Abubaker Kirunda.
Wano e jinja waliwo abantu 2 abafudde nga kino kidiridde okugwa mumugga kiyira.
Abafudde kuliko Bosco Mutesa ne Peter Mukuwa nga bonna batuuze Kaitabawala mu gombolola ye Mafubira wabula nakakano emirambo gyabwe teginagibwayo.
Omu kuberabideko nga bano bagwayo Margret Nalubega agamba nti bano akaato kebabade bakozesa okuvuba empewo ekafuye okukakana nga badudeyo.