Skip to content Skip to footer

Abanyazi babiri battidwa.

 

onyango

E muyenga police eriko abateberezebwa okubeera abanyazi babiri  beekubye amasasi agabagye mubudde, nga bano babade bagezaako okunyaga amaka ga munansi wa Belgium.

Police etutegeezeza nti bano babade bakulembedwamu Isa Matovu, era nga balumbaganye amaka ga Andrea Lyebeck , nga baagala okumunyagako obukadde 100.

Ayogerera police mu kampala n’emiriraano Patrick Onyango,  agambye nti ababiri batidwa , wabula nga Isa Matovu yekka yategerekeseeko ,songa omulala tabade nabimwogerako.

Leave a comment

0.0/5