Skip to content Skip to footer

Abasawo abali mu kutendekebwa bagala ebigezo byabwe byongezebweyo

Bya Ndaye Moses

Ngakediimo kabasawo kakyegenda mu maaso, bbo abasawo abali mu kutendekebwa basabye etnndekero lye Makerere University Medical School eryabasawo lisabye ebigezo byongezebweyo.

Kitegezeddwa nti abasainze okukosebwa bebali mu mwaka 4th ne 5th

Okusinziira ku Enos Kigozi omu ku bayizi tebalina byebabadde basoma biri awo, okuva abasawo lwebediima.

Leave a comment

0.0/5