Skip to content Skip to footer

Abasawo baddukidde mu palamenti

Bya Shamim Nateebwa

Abasawo wansi wa Uganda medical association bakubyemu makiikakiika okwaka, nebaddukidde mu palamenti nga baweze nti newomukulembeze we gwanga bajja kutuuka, okuwakanya ekya gavumenti okwewolera musiga nsimbi ssente okuzimba eddwaliro e Lubowa.

Palaamenti wiiki ewedde yayisa ekiteeso kya gavumenti okwewola akesedde 1 nobuwombi 4 kulwa polojekiti eno, egenda okumala emyaka 8.

Wabula abasawo nga bakulembeddwamu presidenti wekibiina kyabwe Dr Ekwaro Obuku, balaze obutali bumativu kungeri ensimbi zino, bagamba gyezaduumuuddwa.

Ekimu ku byebemulugunyako bagamba nti tebabebuzizaako, ngabasawo.

Leave a comment

0.0/5