Bya Damalie Mukhaye
Abalwanirizi be ddembe lyobuntu, okweyongera kwabaana abatanetuuk okuwakula embuto bakitadde ku bbula lyabasomesa abakyala mu gwanga.
Okusinziira ku Drake Rukundo, omukugu eyebuzibwako mu kitongole kya The girls Not Brides organisation, abawala bangi basonmesebwa basajja atenga tewali na bakyala abo abawuliriza ensonga zaabwe, nga nakyo kyonoonye nnyo abaana, nebagwa mu bzibu awatali ababulirira.
Ebiralala byayogeddeko agamba nti amsomero agamu tegalina na bikomera gali mu byererzi, abaana nebatambula wonna gyebagala
Kati asabye gavumenti okubangawo ekiffo, abawala naddala abavubuka webayinza okugenda okubaako byebabulirirwanga okwekuuma nokubabudabuda.