Skip to content Skip to footer

Abasomesa babakubyeko enkata

Bya Damalie Mukhaye

Gavumenti ya Bubirigi, eriko enkata ya buwumbi 100 eza Uganda zekubye ku masomero okwetoola egwanga, nga zakutumbula omutindo gwabasomesa ba secondary nokulongoosa amsomero.

Ensibi ino ziwereddwayo eri ministry yebynejigiriza nemizannyo, mu kiseera ngolunnaku lwabasomesa lukubye koodi.

Omubaka wa Belgium kuno, Christelle Jocquet agambye nti baliko alipoota zebazze baafuna nti abayizi abwala nabalenzi bagabana ebisolo, atenga kyabulabe kuba kyandivaako abaana okubuuka nembuto.

Ezimu ku ssente zino zigenda kuzimba ebisulo byabyizi, amekebejjezo oba laboratories, ebibiina nokulongoosa endabika yamasomero.

Kati district ezigenda okusooka okuganyulwa kuliko Mubende, Kaliro, Muni ne Kabale.

Leave a comment

0.0/5