Skip to content Skip to footer

Abasumba bajulidde

Pastors appeal

Abasumba abana abasingisibwa omusango gw’okusiiga omusumba Robert Kayanja enziro bajulidde

Omusumba, Solomion Tamale, Martin Sempa, Robert Kayiira ne Micheal Kyazze basingisibwa omusango gw’okusiiga omusumba Robert Kayanja enziro  bwebategeeza nga bwe yasiyaga abavubuka abasabira mu kkanisa ye

Bano balagirwa okusasula akakadde kamu buli omu n’okukola bulungi bwa nsi okumala emyezi mukaaga

Abasumba bano bagambye nti yadde bakola ebibonerezo ebyaabwe, bagaala abantu bamanye amazima

Omulamuzi Joseph Murangira ataddewo olunaku lwa nga 30 omwezi guno okuwulirako okujulira kwaabwe

Leave a comment

0.0/5