Skip to content Skip to footer

Abasuubuzi 30 bagombedwamu obwala basangibwa nga bagudde amadduka

Rita Kemigisa,

Abasuubuzi 30 bagombedwamu obwala lwakujemera kiragiro kya mukulembeze weggwanga.

Bano basangibwa nga bagudde amadduka gabwe mu bitundu bya Nasser ne Nkurumah mu Kampala songa pulezidenti tanagyawo muggalo.

Okusinzira kwamyuka omwogezi wa poliisi mu bitundu bya kampala ne miriraano Luke Owoyesigyire, bakwatibwa mu kikwekweto oluvanyuma lwokufuna amawulire nti abantu bangi abeyuna ekibuga ensangi zino.

Leave a comment

0.0/5