Skip to content Skip to footer

Tabamiruka w’ekibiina kya Democratic Party atandise wali e Katomi

 

 

Tabamiruka w’ekibiina kya Democratic Party atandise wali e Katomi Kingdom Resort nga emikolo gyonna gikulembeddwamu b’ekiwayi kya ssenkaggale w’ekibiina kino Norbert Mao.

Wabula abamu ku besimbyewo balaze obutali bumativu olw’abanaabwe bebesimbyeko okuba nga bekali mu mitambo gy’emikolo gyonna nga n’abamu bagamba batuula ku kakiiko k’ebyokulonda.

Abakungu b’ekibiina kino okuva mu disirulikiti 110 kwezi 112 ezisuubirwa batue dda.
Twogeddeko n’abamu ku bbo.

delegated not contented Eng/Lug
wabula ye ssabawandiisi w’ekibiina kino Matthias Nsubuga agamba buli kimu kitambula bulungi.

Agamba bakusooka kukola nongosereza mu mateeka g’ekibiina oluvanyuma balonde.

Leave a comment

0.0/5