Bya Abubaker Kirunda.
E Iganda Police ekutte abantu 30 nga bano bateberezebwa okwetaba mu bumenyi bw’amateeka mu bikujuko ebyamalako omwaka guno .
Twogedeko n’ayogerera police James Mubi nagamba nti abaakwatibwa baali benyigidde mukubba amasimu, okunyakula obusawo bwabakyala kko nebirara
Ono agamba nti mukaseera kano abakwate bano baggwalidwa ku police ye Iganga nate gyebanagibwa okutwalibwa mu kooti