Skip to content Skip to footer

Abatuuze e Mayuge basse ggoonya

Bya Abubaker Kirunda

Abatuuze ku mwalo gwe Bukaboli mu district ye Mayuge ku nanyanja Nalubaale, bandifuna ku buwerero goonya ebadda ebalya bwetiddwa.

Ssentebbe we gombolola ye Bukaboli Hamuza Isabirye agambye nti ggoonya eno ebaddenga etriko abantu beridde, nokulumya abamu.

Wabula webajitidde bajisanzeemu ebintu byemibiri gyabantu okubadde amagulu.

Wabula akubidde abekitongole ekirera obutonde bwomu ttale okubdukirira, kubanga bwebalwawo kiwaliriza abatuuze okwekolamu omulimu nebatta ggoonya zino.

Leave a comment

0.0/5