Skip to content Skip to footer

Abavubuka basula njala

Bya Benjamin Jumbe

Gavumenti esabiddwa okunonyereza, ekivuddeko ebbulya lye mmere naddala mu kibuga, nebitundu byakwo ebyetoloddewo.

Omulanga gukubiddwa abekitongole ekirera abavubuka, ekya Uganda Youth Development Link, nga bategezezza nti okuyita mu bakozi babawe mu bitundue byenajwulo baazudde nti aavubuka bangi basula makaya.

Akulira ekitongole kino Rogers Kasirye alabudde nti kino kyandivaamu, emitawaana ngobutabanguko mu maka okulwanagana nebirala.

Asabye gavumenti kino ekinonyerezeeko, kiva ku ki.

Leave a comment

0.0/5