Skip to content Skip to footer

Abavubuka bawakanidde emipiira nebalwana omu nazirika

Bya Shamim Nateebwa

Abavubuuka bamakanika bemmotoka e Makerere ababadde bawakanira omupiira balwanye, omu nakuba munne bubi nnyo nazirika.

Tom Kiwalabye ne James Ssenyonjo bombi bakolera mu Kagugube Zone e Makerere balwanye era oluvannyuma Senyonyo nazirika.

Musa Musoke omu ku babatasiza agamba nti bano baatandise ngabasaga babadde tebamanyi nti okulwana kwabwe kunavamu ebyokwekuba obubi.

Musoke agamba nti bwebalabye Ssenyonjo akubiddwa navaamu egyovu nayita poliisi, emuddusizza mu ddwaliiro e Mulago gyakyajanjabibwa.

Leave a comment

0.0/5