Bya Shaimim Nateebwa
Omujanjabi abye esimu mu ddwaliro e Mulago naleka mulwadde we ngapokya nga talina amujjanjaba.
Easter Nabukenya gwebyeko essimu agamba nti omuvubuka ono obwedda agumiise essimu ye nga bwagiwumuzaako wansi okuwa omuladde we kyayi awo weyabulidde.
Nabukenya agamba nti omuvubuka takomye ku kubuzaawo ssimu ye wabula ne money pass yabuzewo nayo.
Kati poliisi yabakanye dda nomuyiggo gwomuvubuuka ono atategerekesse manya.