Skip to content Skip to footer

Abawakanya etteeka ku bisiyaga bagenze mu kkooti

M7 signs well

Olutalo ku tteeka ly’ebisiyaga lugenze mu kkooti

Abaddukidde mu kooti bagaala okussa mu nkola etteeka lino kuyimirizibwe kubanga etteeka mu kusooka lyayisibwa ababaka ba lubatu.

Bagala era etteeka lino lireme kussibwa mu lubu lw’amateeka agakola

Abawaabyegavumenti kuliko Prof. Joe Oloka-Onyango, omubaka Fox Odoi, munnamawulire Andrew Mwenda, ne Prof. Morris Latigo.

Bano begattiddwaako ebibiina ebirwanirira eddmebe ly’abantu okuli ekya Human Rights Awareness and Promotion Forum ne kinaakyo ekya Centre for Health, Human Rights and Development

Leave a comment

0.0/5