Skip to content Skip to footer

Abayizi abasoba mu mitwalo mwenda tebafunye bifo

Examinations begin

Abayizi abali mu mitwalo 189,889 beebasunsuddwa okwegatta ku siniya y’okutaano mu mwaka 2015

Kino kirese abayizi 94,133 nga tebafunye masomero gebasaba bw’otunuulira abayizi emitwalo 284,022 abaayita ebigezo.

Atwala eby’okusunsula mu bayizi mu minisitule y’ebyenjigiriza Martin Omangolo agamba nti ku bano emitwalo 64,400 bajjiddwa mu masomero 699 aga gavumenti ate asigadde nebava mu g’obwannanyini.

Omangolo agambye nti okusunsula kutambudde bulungi kubanga amasomero mangi gakwetabyeemu.

Leave a comment

0.0/5