Skip to content Skip to footer

Abayizi bayooleddwa

students arrested

Poliisi eyodde abayizi b’amattendekero agawaggulu abasoba mu 30 lwakwekalakaasa nga bagamba ensimbi ezibawolebwa okweyongerayo okusoma zamunyoto.

Bano nga begatira mu kibiina kyaabwe ekibataba mu ggwanga, balumbye ofiisi za minisitule y’ebyenjigiriza nga bagamba engabanya y’ensimbi zino yakwatibwa bubi.

Wano poliisi nga ekulembeddwamu  aduumira poliisi ya CPS  Dennis Namuwoza webayoledde lwakuletawo kakyankalano ku ofiisi zino

Leave a comment

0.0/5