Skip to content Skip to footer

Abayizi essomero libasukiriddeko

Bya Ivan Ssenabulya

Omukulu w’e ssomero lya Bishop’s East P/S mu munisipaali ye Mukono Christopher Ssebaggala asobeddwa olw’omuwendo gw’abaana ogususe obungi.

Essomero lya gavumenti, wabula Ssebaggala alajanidde gavumenti babazimbire ku bizimbe n’okubawayo ku ntebbe.

Agambye nti abaana bangi mu bibiina, nga kyavudde ungeria abaana gyebabayisaamu okugenda mu bibiina ebirala, ngekibiina kimu osanga kituuza abayizi abasoba mu 120.

Wabula alajanidde abazira kisa okubajuna babazimbire ebizimbe n’okubawaayo entebbe, ne gavumenti.

Leave a comment

0.0/5