Bya Ivan Ssenabulya
Mayor wa muniapaali eye Mukono George Fred Kagimu asabye abaana ab’obuwala okwekuuma n’okwewala akawuka ka mukenenya.
Buno bwebwadde obubaka bwe eri abawala, mu kukuza olunnaku lwomwana womuddugavu.
Agamba nti abaana okwekuuma, kijja kubayamba okutuuka ku birooto byabwe ebyomumaaso.
Asabye abazadde okuwa abaana obudde okubabuliriranga.
