Skip to content Skip to footer

Magyezi mweralikirivu olwabababaka abatuula ku kakiiko kamateeka

Bya Sam Ssebuliba

Omubaka wa Igara West mu Palamenti, eyalaeeta ebbago eryokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga Raphael Magyezi olwaleero yemulugunyizza ku kakiiko ka palamanti akamateeka, ebbago lye gyeryasindikibwa.

Magyezi mweralkirivu nti abasing ku babaka abatuula ku kakiko kano, balagga dda kyekubiira ku tteeka lye lino erikyali mu bubage.

Agambye nti ensonga agenda kujitwala ewomukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu ngakakiiko kano ketaaga okuddamu okwekenennyezebwa.

Leave a comment

0.0/5