Bya Ritah Kemigisa
Abazadde basabiddwa okukomya okutunuliira engeri abaabwe, gyebayiseemu ngekisalwo ku masomero gyebatwala abaana.
Okusinziira ku akulira emirmu mu kitongole kya Twaweza, Marrie Nanyanzi abazadde tebalowooza ku muguku bulalla, bwebayinza okuwa abaana nebatunuliira bibuuzo byokka.
Agamba nti abaana balina okusomesebwa nebiralala ebibakwatako mu bulamu obwbaulijjo.
Okusinziira ku alipoota ya Twaweza gyebafulumizza, abazadde 80% basing kutunulira kuyita bigezo, ngabaana baabwe bali mu masomero.