Skip to content Skip to footer

Owa S4 afiridde mu kidiba

Bya Moses Muwulya

Abayizi ba Mateete Collage school, mu distrirct ye Sembabule, bagudemu ekikangabwa enkya ya leero munaabwe bwafiridde mu kidiba bwabadde agenze okuwuga.

Peter Lukwata abadde S4 ngabadde asigaazayo kigezo kya Luganda okumaliriza ebigezo bye.

Wabula bawagenze okuwugga alemerereddwa, amazzi negamutwala nafa.

Police e’Sembabule enyulude omulambo era negutwala ku ddwaliro lye Sembabule Health Center IV okwongera okwekebejjebwa.

Leave a comment

0.0/5