Bya Eria Lugenda
Abakulira ekibuga kye Kayunga batandise okutta ebisolo ebitayaya mu kibuga.
Bamutandise na kutta embwa ezibadde zitayaya
ekiro nemisana ekitadde abatuuze ku bunkenke.
Akulira ebyobulamu mu kibuga Dr Daniel Ebberu bwabade ayogerako naffe agambye nti bagenze okutandika okutta embwa zona nokubowa ebisolo ebirala ebitayaya
ngebbanga ddene eribadde liyiseewo, okuva lwebasemba.
Kati abayonja ekibuga batandise okuyoola emitumbi gyembwa.