Skip to content Skip to footer

Abe Kyaggwe Betala-Kabaka Asubirwa

Bya Ivan Ssenabulya

Abantu ba ssabasajja mu ssaza lye erye Kyaggwe betala okukira abanabaaga, nga batekatekera Omutanda ageneda okulabikako eri Obuganda mu ssazal ino olunnaku olwe nkya okugulawo emipiira gye’biika bya Buganda.

Banna-Kyaggwe bazimbye ebyitirirwa okuva ku nsalo ya Kyaggwe ne Kyadondo e Namanve okulaba nga Ssabasajja atukiira mu kitiibwa, ekigwanira Omuteredda.

Embuutu zakuvuga okuva e Namamnve okutuuka ku mbuga ye ggombolola ye Nakisunga, Engeye wegenda okwambalaganira ne Embogo.

Omubaka wa munisipaali eye Mukono Betty Nambooze, yoomu ku betabye mu ntekateeka zokwaniriza Beene omumwe.

Ategezezza nti

Leave a comment

0.0/5