Skip to content Skip to footer

Abe Mubende baweze okutabuza abaana ekiro

Bya Magembe Sabiiti

Ssentebe wa district ye Mubende Francis Kibuuka Amooti alabudde abazadde, abakeeza baana ku masomero mu budde obwekiro okukikomya.

Kino kidiridde abatwala ebyenjigiriza e Mubende okukizula nga abazadde abalina abaana mu masomero agobwananyini bwebakeeza abaana ku masomero mu bujuli, kyebagamba nti kiyinza okuvirako abaana okutusibwako obulabe.

Kati ssentebe wa district ye Mubende Kibuuka Amooti alabudde abaana balina okukuumibwa.

Leave a comment

0.0/5