Bya Ivan Ssenabulya
Abakulembeze mu kibuga kye Mukono banenyezza gavumenti, olwokulwawo okudabiriza oluguudo lwe Jinja.
Omumyuka wa Mayor we Mukono Jamnadah Kajoba agamba nti baludde nga begayirira gavumenti ku nsonga eno, nayenga tebayambiddwa.
Kajoba agamba nti oluguudo luno luli mu mbeera mbi, atenga luliko nakalipagano kamanyi.