Skip to content Skip to footer

Abe Ssembabule bakaaba

File Photo: Mbabazi ngali mukalulu
File Photo: Mbabazi ngali mukalulu

Omuduumizi wa poliisi e Sembabule alabudde ku bikolwa byonna ebimenya amateeka mu biseera bino eby’okulonda.

Anatoli Katungwesi abadde ayogera ne banamawulire ategeezezza nti bangi abamenya amateeka nga berimbika mu bululu.

Kiddiridde abantu abawerako abagambibwa okukwatibwa nebaggalirwa lwa butawagira gavumenti.

Wabula eno abawagizi ba Mbabazi bagamba beebasinze okukwatibwa.

Vincent Kimbugwe ategezezza nti bangi ku banaabwe baggaliddwa nebatulugunyizibwa kyebatajja kukkiriza.

Leave a comment

0.0/5