Skip to content Skip to footer

Ab’eddwaliro lye Naguru bakooye abalekaana

naguruAbakungu ku ddwaliro lye Naguru wano mu Kampala  bemulugunyizza ku kuwoggana okususse okuva eri abali kumpi n’eddwaliro lino ekimazeeko emirembe abalwadde n’abasawo n’okusingira ddala abaana ababa baakazalibwa.

 

Akulira eddwaliro lino mu kitundu kino Gorret Tibifumuru agamba yadde nga balina ebizibu bingi gamba nga ebitanda ebitamala n’eddagala ettono, okuwoggana kususse.

Anyonyodde nti kino kivuddeko abakyala bangi okuzaala abaana abatanatuuka kale nga wasanye wabeewo ekikolebwa.

Leave a comment

0.0/5