Poliisi wano mu Kampala eriko abavubuka 4 bekutte nga bekalakaasa lwa bbula ly’emirimu. Bano bekalakaasilirizza mu bifo ebyenjawulo okulaga obutali bumativu bwaabwe.