Skip to content Skip to footer

Abeesimbyeewo bawenja kalulu

Abeesimbyeewo ku bukulembeze bw’eggwanga bakyatalaaga ebintu ebitali bimi mu kawefube w’okuwenja akalulu akanabatuusa mu ntebe esinga obunene mu ggwanga

Ku bano kuliko owa FDc Dr Kiiza Besigye, Owa NRM Yoweri Museveni, Amama Mbabazi, Prof Baryamureeba, Benon Biraaro , Maureen Kyalya n’abalala.

Yye John Patrick Amama Mbabazi akubye enkungaana bbiri olwaleero kko n’okuyimirirako mu biwera e Pallisa.

Asuubizza okukola ku musaala gw’abasomesa n’abasawo

 

Ate yye Dr Kiiza Besigye ali Karamoja ng’abeeno abasabye okutalimbibwa kuweebwa minisita wabula basabe ebisingako

Agambye nti kyannaku nti mu Uganda wakyaliyo ebifo ebiri obubi ennyo ng’abantu basula mu nsisiira mu kyaasa kino.

Pulezidenti Museveni olwaleero awummudemu nga wakuddamu okuwenja akalulu ku ssande.

Leave a comment

0.0/5