Skip to content Skip to footer

Ab’eggaali y’omukka basasulwe- palamenti

evictd railway

Akakiiko ka palamenti akakola ku by’obuzimbi kagaala gavumenti eyirire abasuubuzi abasengula okuva ku luguudo lw’eggaali y’omukka mu ndeeba.

Abasuubuzi abasoba mu 300 beebafumuulwa okuzimba oluguudo lw’eggaali olw’omulembe

Akulira akakiiko kano Ephraim Biraaro agamba nti kyaali kikyaamu KCCA okusengula abantu bano nga ne palamenti temanyi

Bbo abasuubuzi basanyukidde ekikoleddwa ababaka nga bagamba nti bafiirwa amaali yaali kale nga kino kibawadde essuubi

Leave a comment

0.0/5