Skip to content Skip to footer

Ab’ekalangala babanja kidyeri

 

kidyeri

 

Abatuuze mu disitulikiti  ye Kalangala bavudde mu mbeera olw’ekidyeri kyabwe  ekya MV Kalangala, okumala akaseera nga kifu .

Ekidyeri kino kyatwalibwa e Mwanza  mu ggwanga lya Tanzania okukanikibwa kati emyezi gikoonye  9 nga tekinadda.

Abatuuze bano kati bekubidde enduulu eri minisitule  y’ebyentambula nga baagala ebanyonyole lwaki ekidyeri kino tekitambula.

Abatuuze bano babadde mu lukiiko olukubiriziddwa omubaka wa pulezidenti e  Kalangala Caleb Tukaikiriza.

 

Leave a comment

0.0/5