Skip to content Skip to footer

Abe Ngora balabuddwa olusozi Moruotukeu lwandibaluka

Bya Benjamin Jumbe

Abakugu mu byobutonde balabudde abantu abetolodde oluzosi Moruotukeu okwetegula ekibabau, nga kisubirwa nti essaawa ayonna lwandibaluka.s

Kino kidiridde olusozi luno okutandika okutokota nga amaloboozi gano gatandikidde wansi wabula gagenda gawalinnya aokudda waggulu.

Bwabadde ayogerako naffe akulira ebybutonde bwensi mu distrct ye Ngora Margaret Hawekonimungu agambye nti balabyeko ne nyafa ku lusozi luno.

Olusozi luno lusangibwa mu kitundu kye Okisimo mu Town council ye Ngora.

Bbo abatuuze bagamba nti balabyeko ne nimi zomuliro eza blue mu kiro, nga muvaamu nomukka.

Kati abalembeze bagambye nti bali mu ntekateeka okwetangira ebiyinza okudirira.

Leave a comment

0.0/5