File Photo: Enyonyi ngesituka Mu ggwanga lya South Africa enyonyi egudde n’etta abantu basatu mu kibuga Johannesburg. Abantu basatu beebasangiddwa mu nyonyi nga bafu bajjo okusinziira ku mikutu gy’amawulire Tekinnamanyika kiki ekivuddeko akabenje