Skip to content Skip to footer

Akubye Mukyala we Lwa’kubuza Bupiira Kakuuma Bulamu

LUUKA

Bya Opio Sam Caleb

Mu distrct ye Luuka ku kyalo Irongo waliwo ssentebe we kyalo akidde mukyala we n’amukuba embooko ezituuse n’okumwossa omuliro ng’ensonga z’akubuza bupiira bwe bukakuuma bulamu bwaludde ebanga ngakuuma.

Richard Wandera nga ono yakola kukunonyereza kubuzzi bwemisango ku police yeeno agamba nti omusajja ono Moses Kayima yakomewo ewaka nalumba mukyalawe  Egulansi Namulondo namukuba ebitagambika bweyakizudde nti weyaleka obuntubwe tebuliiwo.

Yye omukyala agamba nti omusajja aludde ebanga nga tekyegatta naye, kyoka yagenze okwekebejja mubinttubye nga mulimu obupiira buno, ekiraga nti aliko ky’abadde eyitiira kwekusalawo okubusuula mu kabuyonjo- ekidiridde zibadde mbooko.

Mu kaseera kano police etandise okuwoyawoya abafumbo bano obutagwangana mumalaka, songa n’omusajja asabiddwa okutuukiriza obuvunanyizibwa.

Leave a comment

0.0/5