Skip to content Skip to footer

Amasabo bagasanyizaawo

Bya Abubaker Kirunda

Abatuuze ababadde abakaawu ku kyalo Buligo mu masekati ge gombolola yekibuga Iganga, baliko amasabo 4 gebasanyizaawo.

Ssentebbe wekyalo kino Abdallah Kayanga agambye nti abatuuze, baateberezza nti mu mabo muno mubaddengamu ebikolwa ebitegekebwa okumenya amateeka.

Kati agambye nti babagulizza ku poliisi nebakola ekikwekweto, ku banantyini masabo, wabula absinga badduse.

Poliisi egamba nti okunonyereza kugenda engiri.

Leave a comment

0.0/5