Skip to content Skip to footer

Amasanyalaze gasse omuzimbi

electrocution

Omuntu omu akubiddwa amasanyalaze agamuttiddewo e Namugongo

Omugenzi ategerekeseeko lya Kasozi omuzimbi.

Amasanyalaze gano kigambibwa okuba nga gayungibwa omukyala ategerekese nga Caroline Natukunda nga gali ku kikomera okuliraana ekinaabiro Kasozi mw’abadde anaabira

Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Patrick Onyango agamba nti Natukunda akwatiddwa okunyonyola lwaki yassa amasanyalaze ku kikomera era nga tagajjaako

Ono agambye nti Natukunda wakuggulwaako misango gya bulagajjavu

Leave a comment

0.0/5