Skip to content Skip to footer

Amasimu 3000 gajjiddwa ku mpewo

File Photo: Omukyala nga koozesa esiimu
File Photo: Omukyala nga koozesa esiimu

Bannayuganda abalina amasimu agatali mawandiise basabiddwa okwetereeza oba gakujjibwaako.

Atwala MTN mu Uganda Brian Gouldie bw’abdde atongoza okuwandiisa amasimu mu nkola ya digito ku wofiisi za kkampuni mu Kampala.

Gouldie agamba nti amasimu agali mu 3000 bajjiddwa ku mpewo okumala akaseera era nga kino kyakugenda mu maaso.

Asabye n’abo abatannawandiisibwa mu bujjuvu okwetereeza kubanga nabo  bakujjibwa ku mpewo

Leave a comment

0.0/5