Skip to content Skip to footer

Amasomero 100 gagenda kuggalwa

Bya Abubaker Kirunda

Amasomero agali mu 100 mu district ye Iganga gegolekedde okuggalwa, olwobutagoberera mateeka agalambikibwa ministry yebyenjigiriza nemizannyo.

Akulira ebyenjigiriza mu district eno Baker Kasadakawo agambye nti amasomero gobwananyini mangi, agatalina basomesa batendeke bamala, tegalina license, ebizmbe nebyetaago ebiralala ebisokerwako.

Kati aweze nti amsomero nga gano tegagenda kukirizbwa kuggulaow olusoma olusooka mu mwaka, olunaggulawo nga 4 February.

Leave a comment

0.0/5