Skip to content Skip to footer

Amasomero asatu gaggaddwa

KCCA closes sch

Ekitongole kya Kampala capital city authority kigadde amasomero 3 mu divizoni ye Makindye.

Amasomero agagaddwa kuliko Bukedde primary school, Makindye Parents care ne  Pavic school oluvanyuma lw’okusangibwa nga tegatuukagana na mutindo.

Amyuka omwogezi wa KCCA  Robert Kalumba ategeezezza ng’amasomero gano bwegasangiddwa nga tegalina basomesa betaagisa okusomesa mu ssomero eddamba, ebibiina bitono ddala nga ne kabuyonjo zibadde mu mbeera mbi.

Kalumba alabudde nga ekikwekweto ky’okuggala amalala bwekikyagenda mu maaso.

Leave a comment

0.0/5