Bya Damali Mukhaye.
Amattikira g’ettendekero lye Makerere ag’omulundi ogwe 69th n’olwaleero gaakugenda mu maaso, mu lunnaku olw’okubiri.
Abayizi okuva mu byobusuubuzi, ebya compute, nobusawo bwebisolo leero bebagenda okuttikirwa olwaleero.
Olunnaku olw’eggulo omukulembeze we gwanga, eyaguddewo amattikira gano naasaba abatikiddwa okwekolamu ebibiina gavumenti olwo elyoke abayambe okwejja mu bwavu.
Amayizi abasukka mu mutwalo gumu mu enkumi satu bebagenda okutikirwa okutuusa ku lwokutaano.