Skip to content Skip to footer

Ani atta abantu mu kibuga

Murdered at city square

Ababaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga benyamidde olw’ettemu erisusse mu kibuga

Kino kiddiridde okuttibwa kw’omusuubuzi Charles Lwanga abadde akakkalabiza egigye ku kizimbe kya mabirizi

Ababaka okubadde Kassiano Wadri, Alice Alaso, Ababiku Jessica ne Bayiga Lulume ettemu lino balitadde ku mundu eziyitiridde obungi mu banu

Bagaala gavumenti eyongere okukaliga natti ku ngeri y’okuwaamu abantu emmundu n’okulagira poliisi efulumye alipoota ku ttemu erizze libaawo.

Leave a comment

0.0/5