Skip to content Skip to footer

Ani atunda amasomero ga gavumenti

Nabagereka primary

Palamenti esabiddwa okutondawo akakiiko akananonyereza ku masomero agatundibwa jjo na luli

Bino byebimu ku biri kiteeso ekireteddwa omubaka we Lwemiyaga Theodre Ssekikubo oluvanyuma lw’okusenda essomero lya Nabagereka Primary.

SSekikubo agambye nti gavumenti erina okunonyereza ani agula amasomero gano era eyimirize n’abo abaagula essomero lya Nabagereka

Ono agamba nti tewali nkulakulana esinga byanjigiriza nga kino gavumenti erinaokukikkatiriza

Leave a comment

0.0/5